Owange

Ivanka

Tala tala ta ta
Yegwe owange
Baby baby maama
Tugenda onyumirwe mu nange

Njagala lummu tugende tubale
Mukkiikeessa nze naawe
Tunyumirwemu nze naawe, naawe naawe naawe
Gamba mummy wo ne Daddy
Nti lugenda kukya nze naawe
Tunyumirwemu mu Party, party party party
Amazina njagala ogampe
Tulumye n'oli Nankya
Ebiibyo bye binkolera ah ah gal gal gal

Oli mulungi my gal
Obasinga nnyo my gal
Njagala nkwagale nnyo nnyo gal gal gal

Tala tala ta ta
Yegwe owange
Baby baby maama
Tugenda onyumirwe mu nange

Tala tala ta ta
Yegwe owange
Baby baby maama
Tugenda onyumirwe mu nange

Njagala nkulabeekko mazina
Ondage style za balina
Buli w'enkulabaako nnyo nkyakyaliza
Mu byo mukwano na mazina obansingira
Nnaakulaba luli ku party ya Kayiwa
Ng'ozina nga Shakira gal obinkolera
Tugende mu mazina you dominate now
Oh my Good Gal I love your body

LUX JAY PON DI BEAT

Amazina njagala ogampe
Tulumye n'oli Nankya
Ebiibyo bye binkolera ah ah gal gal gal
Oli mulungi my gal
Obasinga nnyo my gal
Njagala nkwagale nnyo nnyo gal gal gal

Tala tala ta ta
Yegwe owange
Baby baby maama
Tugenda onyumirwe mu nange

Tala tala ta ta
Yegwe owange
Baby baby maama
Tugenda onyumirwe mu nange

Amazina njagala ogampe
Tulumye n'oli Nankya
Ebiibyo bye binkolera ah ah gal gal gal
Oli mulungi my gal
Obasinga nnyo my gal
Njagala nkwagale nnyo nnyo gal gal gal

Lyrics Submitted by Ivanka Music

Lyrics provided by https://damnlyrics.com/