Wasuze otya kyoka maama
Wasuze otya kyoka anzaala
On'olya kuki kyoka maama
On'olya kuki kyoka anzaala
Nasuzeeyo ng'akulowoozako
Nasuzeeyo ng'akulowoozako
Naalya ku nkejje
Naanywa ku buuji wattu
Nasuzeeyo ng'akulowoozako
Nasuzeeyo ng'akulowoozako
Naalya ku mawolu bambi
Naalya ku binyeebwa bambi
Wasuze otya kyoka taata
Wasuze otya kyoka anzaala
On'olya kuki kyoka taata
On'olya kuki kyoka anzaala
Nasuzeeyo ng'akulowoozako
Nasuzeeyo ng'akulowoozako
Tuleme okkopa empisa z'abeeru
Ng'atusuula abatuzaala
Baabakyi bo banaafe
Baabakyi bo banaafe
Engeeri yoka gyetunayigamu ebyafaayo
Tuleme okkopa empisa z'abeeru
Ng'atusuula abatuzaala
Mukambi z'abakadde
Baabakyi bo banaafe
Baabakyi bo banaafe
Baabakyi bo banaafe
Lyrics Submitted by Pablo
Lyrics provided by https://damnlyrics.com/