Ninda

Ivanka

Fresh Creations

Great Trent on the Track

Naali Nasirikka kati mbyatudde
Ebimmenya omutima binsessedde
Tula tuwaye amattu gagule ate
Amagezi tusale embeera kale ekyukke
Omutima gunkuba kummu simanyi byankya
Enjalu eruma awakka bayuya
Landlord ansaba ssente ze nzimuwe enkya
Kyokka simunnenya naye talina kyaalya
Covid we yajja ebintu bya kyukka
Amakka gawedeewo entalo zisusse Ekka
Mukama tukwateeko bambi totuleka
Omukono gwo ogukuuma tugwetagga

Nga ninda, ninda, ninda (Ninze nkooye)
Government lw'etuta
Ninda,ninda (Ninze nkooye)
Nga ninda, ninda, ninda (Ninze nkooye)
Government lw'etuta
Ninda, ninda (Banange ninze nkooye)

Tubona bona mu ghetto njala eruma
Ensimbi zabula emeere tuulya maluma
Lw'ofunye omutwalo Landlord lwafuma
Emirimo jjagwo kati tukwate kidima
Masanyalaze gabeeyi bye tunyumya
Edagala lya beeyi Eddwadde zikyunya
Bambi Government mwongere okutujuna
Enkuba lwe toonye amazzi lwe tufuna
Eno ewaffe enguudo mbi nnyo teri ajuna
Obukyayi bunji okwo gataako ne fitina
Mukama yamba ffe abantu bo abatalina
Essimbi tufune era tuweeko n'abatalina

Nga ninda, ninda, ninda (Ninze nkooye)
Government lw'etuta
Ninda,ninda (Ninze nkooye)
Nga ninda, ninda, ninda (Ninze nkooye)
Government lw'etuta
Ninda,ninda (Banange ninze nkooye)

Naali Nasirikka kati mbyatudde
Ebimmenya omutima binsessedde
Tula tuwaye amattu gagule ate
Amagezi tusale embeera kale ekyukke
Omutima gunkuba kummu simanyi byankya
Enjalu eruma awakka bayuya
Landlord ansaba ssente ze nzimuwe enkya
Kyokka simunnenya naye talina kyaalya
Covid we yajja ebintu bya kyukka
Amakka gawedeewo entalo zisusse Ekka
Mukama tukwateeko bambi totuleka
Omukono gwo ogukuuma tugwetagga.

Nga ninda, ninda, ninda (Ninze nkooye)
Government lw'etuta
Ninda,ninda (Ninze nkooye)
Nga ninda, ninda, ninda (Ninze nkooye)
Government lw'etuta
Ninda,ninda (Banange ninze nkooye)

Lyrics Submitted by Ivanka Music

Lyrics provided by https://damnlyrics.com/