damnlyrics.com

EKIMULI KYA ROSA

Sir Fred Maiso.

Roza.

{Verse 1}

Kuva wala,teri akusinga

Oli wanjawulo mubulunji n'empisa

Gyoyita bona bakutenda

Bogera,bewunya,enkulayo maama aahh

Mwenya,ndabe kukazigo

Tambula nga bwokyuuka ndabe ne ku figure

Oli kimuli ekiwuny'akawoowo

Kimuli kya Roza kyengamba maama aahh

{Courus}

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya'kawoowo

Mumpisa n'endabika gw'obasinga

Laba'maaso maama,lab'entumbwe

Kimuli kya Roza,Roza

{Bridge}

(Instrumental)

{Verse 2}

Kale yoya,kyoyagala kyendeeta

Maama saba,ebyange byebibyo

Tuula wentude tonjabuliranga

Tondeka,oba mubizibu,mberenga nawe eehh

Sembez'omutwe teka kunze

Nze ndi wuwo,woyagala wokwaata

Oli kimuli ekiwunya'kawoowo

Kimuli kya Roza kyengamba maama aahh

{Courus}

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya'kawoowo

Mumpisa n'endabika gw'obasinga

Laba'maaso maama,lab'entumbwe

Kimuli kya Roza,Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya'kawoowo

Mumpisa n'endabika gw'obasinga

Laba'maaso maama,lab'entumbwe

Kimuli kya Roza,Roza

{Bridge}

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya'kawoowo

Mumpisa n'endabika gw'obasinga

Laba'maaso maama,lab'entumbwe

Kimuli kya Roza,Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya'kawoowo

Mumpisa n'endabika gw'obasinga

Laba'maaso maama,lab'entumbwe

Kimuli kya Roza,Roza

(Ohh ohh oh)

Kimuli kya Roza,Roza

Kimuli kya Roza,Roza

Kimuli kya Roza,Roza

Kimuli kya Roza,Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya'kawoowo

Mumpisa n'endabika gw'obasinga

Laba'maaso maama,lab'entumbwe

Kimuli kya Roza,Roza.

Lyrics Submitted by Sharif Veer

Enjoy the lyrics !!!