damnlyrics.com

Ebaluwa

EEBALUWA

Ambassadors of Christ

Jangu tussome, baluwa yino

Evudde mu gulu

Eebirumu nga bikulu nyo nyo

Eerese kulabula

Katonda waffe

Ayagala tumanye obubaka buno

Tudukee, tuleme okuzikirira

Omuntu omu, yawerezebwa eebaluwaaa

Nga mulimu obubaka obwokulabula

Nga waliwo abalaabe bangi

Abepalana, abamulondola

Abetegesse okunona

Obulamu bwe

Olwa leero mukwano

Kyi-no kyamakyo oo

Osanna osaale amagezi

Agokutoloka

Nkyitegeddeko nti leero

Mutumbi

Konogeza kusuula munju yo

Tolu-tonze bwetyo

Eebaluwa bweyali esoma

CHORUS:

Jangu tussome, baluwa yino

Evudde mu gulu

Eebirumu nga bikulu nyo nyo

Eerese kulabula

Katonda waffe

Ayagala tumanye obubaka buno

Tudukee, tuleme okuzikirira

Ekya kabi, teyamanya nti

Eebaluwa nkulu-nyo

Na-gisa musawo

Nti ajakugisoma edda

nebumuzibako

ngatufuneye ebanga

obujisomaka era teyajukira

naata kyimanya

obulamu olwo abusibula

Bamutukako abaalabe

Era teyawona aa

Zali ndulu na maziga

Nga abwewuwe balanjanaa

Mubadukirize era mwemwa ngiira ne Mukwano gwe

Oli yawandika

Olwo nabakyimanya

Nti eebaluwa teyajisoma

CHORUS:

Jangu tussome, baluwa yino

Evudde mu gulu

Eebirumu nga bikulu nyo nyo

Eerese kulabula

Katonda waffe

Ayagala tumanye obubaka buno

Tudukee, tuleme okuzikirira

BRIDGE:

Bibuli njoyinaa, buza ogisooma

Obangaa ogiteeka mitwetwe

Ekyoona kyakabi

Kulabula oku limu

Buva wamutonzi

Kale ngisoome mukwano

Oli wonna okuffa

Kale ngisoome mukwano

Oli wonna okuffa

Kale ngisoome mukwano

Oli wonna okuffa

Lyrics Submitted by Apio Patricia

Enjoy the lyrics !!!