damnlyrics.com

Gunsitula

ohoohhh owwwwe

eki love love love kyo ooooooohhhh wweee

tondabira wano wendi mbadde nagaana nga ninga eyawumba

ng'abalala mbalaba ntyo ddala nali nga ninda omuntu anfako agamungu

bwendowooza ku mukwano omukwano, ngulaba mu gwe maama

bwentunula mu by'omaaso, buli kyange nensalawo nkiwe gwe

kuba akafaananyi ka baby kali bwomu mu ddungu enjala eruma

nga n'enfuufu ekabunye, nange bwendi bw'ogenda numwa

chorus;

omukwano gwo gunsitula,(gunsitula)

ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga)

maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga)

kino eki love love love kyo (kinsitula)

kyampanika ndi mu bbanga

gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga

ayina love yo y'enze

sirina mulala njogera nkakasa

era omukwano gwo ndi gukukuumira

nebwendiba nkuli wala

sirina maanyi naye ku gwe akwatako ngumi heeeeee

ninga muyizi atta embwa bweba yemusubya omucuuzi hhe

nze abalala sibaagaala neyagalira gwe baby bampowe

tulabe bwe sigejje nawummulako ku buli bukatwatike

love eno erina engeri gyemala amaanyi yiiiiyi

gwe oba oli awo erina engeri gyembunye e face wuuwuwuwuwu

chorus;

omukwano gwo gunsitula,(gunsitula)

ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga)

maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga)

kino eki love love love kyo (kinsitula)

kyampanika ndi mu bbanga

gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga

kino nange kyembuuza

buli lunaku kyeneewunya

nti okikola otya bwotyo

buli lunaku negumera nga muddo

gukulukuta nga mazzi

gunyuvuba kumamirirako ku munnyo

kenkunywezeza nebweguba mukono bagutemako nesita

ye ku byompadde nebwebagyamu amaaso nabimalayo byendaba

kati manya tovanga wendi kuba buli kimu

bwovaawo kyesiba

nina obunafu muli mu nze era buli wamu

mba ntyaawo wotaba wuwu

chorus;

omukwano gwo gunsitula,(gunsitula)

ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga)

maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga)

kino eki love love love kyo (kinsitula)

kyampanika ndi mu bbanga

gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga

kaki naye kewanteeakamu

nga bali nebwebambuuza sinyega

ate oba nebwaba ani

kagabe maanyi olinsanga mpalira x2

chorus;

omukwano gwo gunsitula,(gunsitula)

ninga mpungu ndi mu bbanga (mu bbanga)

maama gunsitula (gunsitula)ng'empungu mu bbanga (mu bbanga)

kino eki love love love kyo (kinsitula)

kyampanika ndi mu bbanga

gyeguntadde wala (gunsitula)nyweza munnange tontanga x2

Lyrics Submitted by Emma Mayanja De Saint

Enjoy the lyrics !!!