damnlyrics.com

Gyobera

Gyobera

Irene Ntale

Obweda ndi eno ninze

Nga n'enzikiza ekutte nyingi

Omanyi gyenva si kumpi

Mu kubo ntya mu

N'abatemu nabo mbatya

Bayinza okunkyunya

Nsabye Katonda era akikoze

Nakuleeta leero nkufunye

Owa bodaboda mut'agende

Tutambulewo ob'ompeke

Gyobera gyembera

N'akanamba ko nkalina

Gyobera gyembera

Manyi n'akazigo w'obera

Gyobera gyembera

N'akanamba ko nkalina

Gyobera gyembera

Manyi n'akabaala w'onywera

Gira gira gira nkwata n'onywesa

Ah togeza n'onsula

Leka leka leka ntwala gyembera anyway

Oba gyobera

This love is incredible, eli visible

N'omuzibe agilengera ah

Gwe lwaki tonnegera

This love is doable

Unbreakable

Ne ma-wire ajiwulira

Gwe lwaki tontunulira

Na na na na na na na na hey yeah…

Na na na na na na na na hey…

Would you come and dance with me?

Would you dance with me?

Would you come and dance with me?

Would you dance with me?

Oohh heyyy…

Lyrics Submitted by Deijay Simon

Enjoy the lyrics !!!