damnlyrics.com

Misubbaawa

mugambe nti omwagala katonda yamanyi kikyaleta enkela

tuli misubbaawa kabiriti kamuli mugalo.

atukoleza nasikiriza embuyaga zileme okutuzikiza

ekisera kilituka alituzika oyo, ekisera kilituka alituzikiza oyo

tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa, tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa

tukiliza mu bwangu bino byetulimu nga sibyangu tuli misubbaawa ensi gyeturimu tujifulumamu mangu.

atukoleza nasikiriza embuyaga zileme okutuzikiza

ekisera kilituka alisogola omumwa nga omufuyi woluba atuzikize

ekisera kilituka alituzika oyo ooh

tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa, tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa

tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa, tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa

whistles whistles

ekisera kilituka alisogola omumwa nga omufuyi woluba atuzikize

………………….alituzika oyo

tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa, tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa

tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa, tuli misubbaawa twake kye kyatutonderwa*5

tuli misubbaawa twake*

Lyrics Submitted by Nakkazi Winnie

Enjoy the lyrics !!!