damnlyrics.com

Namagembe

Namagembe oliwa

Ngoludeyo nyo eyo gyoli

Laaba ndi wanna nkulinze

Nnindilide owange

Nze gwe nasima mubanjii

Atee antiiii bulijo

Wetegereza nganyo abantu

Bwemutabagana obulungi

Ababawalana bwebaba abanji

Nebaba lemesa omukwano

Jukila luli, bwetwalifembi

Nga abatulaba baalaba bubi

Olwokuba nti fee tuusaa kiimu

Netubalemesaa

Lyrics Submitted by Mugajhn

Enjoy the lyrics !!!