damnlyrics.com

Ntambula Nga Sitya

Okwaagalako kumpitilideko, nga kuulungi nga kuneene

kweekwaakuleeta munsi munno okutufiilila

Omusaayi gwewayuwa egologoosa

ogwo gwe gunkuuma bulijjo oooh ogwo gwegunkuuma

Chorus:

Ntambula nga sitya olwo musaayi ogwayiika ..

gwantuukuza daa, ekigambo kyo yesu mweemuli amaanyi

Ago gegaankuuma bulijoo ago gegaankuuma.

Ekisaakyo kimpiitilideko, nga kilungi nga kinnene

Kyeekyaakuleta munsi munno….okutufiilila

Omusaayi gwewayuwa egoologoosa

ogwo gwenkuuma bulijjo ooh ogwo gwe gunkuuma

Chorus:

Ntambula nga sitya olwo musaayi ogwayiika ..

gwantuukuza daa, ekigambo kyo yesu mweemuli amaanyi

Ago gegaankuuma bulijoo ago gegaankuuma.

Lyrics Submitted by ABKomuntale

Enjoy the lyrics !!!