Akantu - David Lutalo



     
Page format: Left Center Right
Direct link:
BB code:
Embed:

Akantu Lyrics


Nakulaba lumu nae nasigalamu ko akantu yitako ewange twogere
Amapenzi go sweetie gandeka ntagala KOMAWO K'OJ'ONDABEKO MUKWANO KEBE WEEK katonda ayambe message yange etuuke jooli odde nteleere hayayayaah, byewanyumiza byandeka nzondee, omukwano gwo gwandeka njiddee muno mumutima mpulira njidde hayoyoo NTI NOTADA MBEELA MPEDDE , Kati kyentegeeza Darlin njagala obeele nawe omukwano gutuntumu honey nakanyumiza Komawo ko jendi onyumye nyumilwe babe ebizibu byo bimale nange hayayayaah Jangu nasigalamu ko akantu yitako ewange twogere bwenzijukila byewakola mpulira muli nkooooyaaaaaa..
Nakulaba lumu nae nasigalamu ko akantu yitako ewange twogere bwenzijukila byewakola mpulira muli nkooooyaaaaaa
Bwemba nakuwa majaani ongamba nkyuuse kuluno ngule sukaali kachaayi kawoome ,silina plan oh oh ninga ng'omubbe kyoka Bambi walayi Ani Yakuntwalako owange nsula mukizikiza sikyalaba kunjubaa , mwana muwala komawo mazima onzita wuyeee ebintu byomukwano byamala amanyi byabulimba Ono natomera mutomere Kati yanjiye amaziga byakijingaa bwemba nakuwa majaani ngambaa mukwano nkyuse ngende kuluno ngule sukaali ndeete kachaayi kawoome nakulaba lumu nae nasigalamu ko akantu yitako ewange twogere bwenzijukila byewakola mpulira muli mpooooyaaaaaa jangu mukwano twogere nakulaba lumu nae nasigalamu ko akantu bwenzijukila byewakola mpulira muli mpooooyaaaaaa jangu mukwano twogere
Kale namwegayiliza , nga nebwakola ebisikiliza , ntunula Bali nenzibiliza Kati nze amwegayilila aah kyoka darlin njagala nzimbe eyumba awo naw'obele ambiita Bambi nfuul'eswata mbeere your key holder silinda nakusamu filter gwe mubyona gw'ali better njagal'ofuuke sweater ngebugumu yegw'alimpaa eehe eeeeeh ngebugumu yegw'alimpaaa aha, nakulaba lumu nae nasigalamu ko akantu bwenzijukila byewakola mpulira nkooyaaaa nakulaba lumu nae nasigalamu ko akantu yitako ewange twogere.
Lyrics Submitted by Marvin.S

Enjoy the lyrics !!!