Kangende (feat. JB Byekwaso) - David Lutalo
| Page format: |
Kangende (feat. JB Byekwaso) Lyrics
Nsazewo kanzilukileko ebulaya
Kasita ssente tebansabye nyo kyema
Taata engeli gyeyalekawo ekyibanja
Kankyifunemu ssente nziluke abalyake
Gwe buli kantu kokola mpiso kununa
Gwe kugamba nokolanga nosigalila mabanga
Jokoma okukola jokoma okufilwa mmmh mmmh
Jb ndabika ndik'aloganze
Engeli ssente jezikolebwa mb'azungu
Ndowoza kyendabye okyilabye tebaziwesa buddu
Lekka ngeende nebyenkoze okukamala
Sifunye mpoozi okujako okujela
Emirimo sijeganyiiza guno naguli nteganye
Musana gokeeza maama enkuba nekuba
Nyongela kukoga ntyo namagumba kwanama
Nabigato mwendi kweyongela kwefunya
Taata scott kangende ekyapa kyange kyiikyo
Ndaba kyaali kya taata ate naye yazaawa
Mpaamu zompamu mpatanyize mb'azungu
Ndaba buli avaayo abukayo muggaga.
JB manya byolina tobitunda yiiýa malala
Panga panga kali akataka
Kwewesigamye nebwaliba nga mulala
Manyi alikugamba
JB manya byolina tobitunda yiiýa malala
Panga panga kali akataka
Kwewesigamye nebwaliba nga mulala
Manyi alikugamba
Ebizibu bibaawo
Buli mulimu gubaamu ebiwoobe eeeeh
Kati eyo jolaga mpozi jesimaanyi nzeeeee
Ndabye abaggaga nabaggaga mu uganda banjiii
Mpozzi mbuzabuzibwa nange
Nti oba buli ayina emaali eyo jaziija ensimbi
Panga panga panga panga nobutono bwofuna
Olime mukabanja ko
Kuba nejolaaga nabali tomanyi kyebalikoooo
Wano mutabani wa george bamuuza byalema
So yatunda akayumba ke
Kati nze mbadde ntesa funa wano kyokola
Totunda kyibanja kyo
Kangeende njiyize mbajungute
Ebintu mbileke
Wano emikisa nedda
Ngeende mpattanye
Mwe mujilanga mukola
Ndaba abaseka ndiida mbasinga
Kangeende njiyize mbajungute
Ebintu mbileke
Wano emikisa nedda
Ngeende mpattanye
Mwe mujilanga mukola
Ndaba abaseka ndiida mbasinga
Obwongo bwo
wabutekamu amaazi nowubwa
Kukyendabye kati
Kuba ate bano bali
Byebakolela ate gwe byotundaaaa heeee
Sikugana kugenda bulaaya
Oba mwaka kajibele myaaka
Naye manya nti
Sibuli agendayo nafuna essenteeee
Kale laba bwokomawo
Nga tolina ngate nebibyo waleka obitunze
Etabi lyotuddeko laba lyotema brother
Instruments
Zziiwa ridimz...
Omulenzi omuto nti mela ntya embugu bugu
Olwembela embi eno nfanan'abazeyi
Nabulwa nomukazi olwokuba sillingi
Ebbanga lyemenyese nakagali kambula
Natembeyako city council yabintamya
Nenvuga ku boda nga nazo baziyiganya
Taxi najidduka Toda yajintamya
Nze nemanya nti ebyange byalema
Banji abakoze paka lwebakaddiye
Nga sente bazilabilako mawulile
Kutuusa kufa ngozifuna zalema
Eyo embela yengobye e uganda
Obwo obuvumu ntule ku flampen
Newane bwenjota kasenda bazaana
Akwata empola sibiliiko nze
Kuba ndiwulila byamumilingusa
JB manya byolina tobitunda yiiýa malala
Panga panga kali akataka
Kwewesigamye nebwaliba nga mulala
Manyi alikugamba
JB manya byolina tobitunda yiiýa malala
Panga panga kali akataka
Kwewesigamye nebwaliba nga mulala
Manyi alikugamba
Kangeende njiyize mbajungute
Ebintu mbilekeeee
Wano emikisa nedda
Ngeende mpattanyeeee
Mwe mujilanga mukola
Ndaba abaseka ndiida mbasinga
Kangeende njiyize mbajungute
Ebintu mbilekeeeee
Wano emikisa nedda
Ngeende mpattanyeeeee
Mwe mujilanga mukola
Ndaba abaseka ndiida mbasinga
JB manya byolina tobitunda yiiýa malala
Panga panga kali akataka
Kwewesigamye nebwaliba nga mulala
Manyi alikugamba
Kangeende njiyize mbajungute
Ebintu mbileke
Wano emikisa nedda
Ngeende mpattanyeeeee
Mwe mujilanga mukola
Ndaba abaseka ndiida mbasinga
JB manya byolina tobitunda yiiýa malala
Panga panga kali akataka
Kwewesigamye nebwaliba nga mulala
Manyi alikugamba
Lyrics Submitted by Kizza anthony mugabi