Mukama Katonda - David Lutalo
| Page format: |
Mukama Katonda Lyrics
Chorus:Mukama katonda gwo'fuga gwolaba gwo'fuga buli kimu ekyange Kati yegwe Alaba gwo'fugga gwo'laba.
Mukama katonda gwo'fuga aaaah buli kimu ekyange kati ye gwo'laba gwo'fuga gwo'laba.ohhhhhh.
1. Mukama katonda wange omusumba atambuza obulamu bwange, era nkakanye nge'mpologoma nge'kayidde engabi kutale.
Ehhh
Gwe amanyi amagenda gange,omusale majja gange nabiino nabikukwasa nsaba taata onyambe. Gwe aleeta amanyi abalabe bange nebavunama Wendi, mpa amanyi nwanise abakafii. Bonna amaaso bankanulidde ehh, nabamu nga bantagudde, kyovolaba bino mbikuwadde. Gwo'laba gwo'fugga.
Chorus:
2. Mu byensi sijjitya Mukama,nebwemba siffunye mapipa,ntambulira kugwe weka Mukama katonda.
mumutiima mundimu mazziga,olumu mpala tondeka kubula, aaahh ndyawo simanyi jjendaga nzibula amaso.
Bantu banaffe beyisa bubi dear darling gwewazabbu wenja namisologanni ngenda mpalabana nensi eganyi ohhh.eehhh
Mukama taata(taata) ,omukono leta(leta),omuyagga bwegujja(bwegujja),neme kuyuga(neme kuyuga).
Nsabye nkusumbuwe,bulikyimu ekyange onkumire...ohhhhhh
Chorus:
3. Newaddeyo mumikonojjo Mukama katonda gwe omanyi musumba wange, mundeke nze binemerede buli mulabe guntambadde,nebenayamba banfukidde nze nfuzze embozzi zabwe.daala ela nga bwegamba asaba awebwa newombesse nsaba busabi Mukama tonta nga no kugwa gwo olimu emirembe gyange.
Yanni tewali mulala amanyi ebyange. Nditula kumugongo gwa gonya taata nga olinange,engo zilifuka mikwano gyange amagunju galikuma obukoko bwange abalabe balinvira matwale gange nga olinange.
Mukama,Mukama,bwoba nage,ebyange byona aaaaah.
Chorus: