Twali Twagalana - Afrigo Band
| Page format: |
Twali Twagalana Lyrics
Oli mwagalwa wange, gwe muganzi wange
Ate kati kikyekikukuletede okumagalala
Okwo okubukabuka, nokuwankawanka
Bigobe mumutima gwo, embera zo zitisa zimalamu amanyi
Gyukira bwetwali twakagalaneda
Nakuwa omutima gwange, nga gugwo weka
Nza'wo wenasibira, sirina kuwankawanka
Twali twagalana era nga tutegeragana
Chorus
Bulyomu yali yetagana mune mu bujuvu
Kati kyin'ekyitutuseko sikitegera
Okwagalana kwafe, kulabika kusanyalade era kusanawo
Mukwano, katitukoleki?
*2
....
Kati twetowaze, mumitima gyafe
Tutandike buto, twenenye, tusimagane
Okwo okubukabuka no'kuwankawanka
Tubigobeleri, tusibirewamu
Omulabe tumulinyeko
Chorus*4
Kati twetowaze, mumitima gyafe
Tutandike buto, twenenye, tukumagane
Okwo okubukabuka no'kuwankawanka
Tubigobeleri, tusibirewamu
Omulabe tumulinyeko
Chorus*2
Lyrics Submitted by Ivan Mugisha