damnlyrics.com

Wakitibwa

nendabe egulu ngalyegula ate

nendaba namulondo enyinji

nendaba abantu nga basinza oyo

ohhh nendabe enyanja eyikitibwa

nge ekulukuta okuva awo awali

wakitibwa wakitibwa oyo

nendaba afanana abana ba bantu

nendaba Yesu owekitibwa bamalayika ngabasinzo oyo ohhhhhhh

bavunama awo wali nebasinza wakitibwa wakitibwa wakitibwa oyooo

wakitibwa mukama ohhh ensi zimuwe ekitibwa eeee

tendo lye libuna wona wona manyi ge gabuna wona Yesu wakitibwa wakitibwa oyoo eeeee

wakitibwa mukama wakitibwa ensi zimuwe ekitibwa ooooo tendo lye ribuna wona wona manyi ge gawonya wona yesu wakitibwax2 oyooooo

nenda ebitabo byali binji bamalayika nga babileta ekitabo kyobulamu kyali kyanjawulo omwo mwe ya wandiika abalonde mwe ya wandiika abakiriza

kanfube nyo nze ndibera omwooo ooo yeeee hooooo wooooo eeeee yeeee

wakitiibwa wakitibwa mukama wakitibwa ensi zimuwe ekitibwaaaaa eeee tendo lye libuna wona wona manyi ge gabuna wona Yesu wakitibwa wakitibwa oyooo

eddobozi lya mukama siritenda ekitibwa kye ekinji sikilojja

amaso ge gaka ngalinga omulirooo

balina erinya lya muwendo elinya lye dungi lyakitibwa lizukiza abaffa wakitibwa oyooo heee yeee

wakitibwa mukama wakitibwa ensi zimuwe ekitibwa x2 tendo lye libuna x2 wona wona manyi ge ga buna wona Yesu wakitibwa wakitibwa oyo

mulangira yekabaka asanidde muyimuse

eee awonya ebigenge muyimuse.....tendo lye libuna wona wona manyi ge gabuna wona yesu wakitibwa wakitibwa oyoooooo eeeeee

Lyrics Submitted by mataate thomas

Enjoy the lyrics !!!