Nafunye Omulenzi - Nassolo
| Page format: |
Nafunye Omulenzi Lyrics
Chorus
Sosolye bwatafa atuuka kulyengede
Mazima naffunye omulenzi ankwata nga ekyatika
Eyali tasubila nti ndifuna emilembe oooooh
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga
Verse
Katonda nga mulunji eyanzija mubuyinike
Nampa omulenzi omulunji omuto Ono atalinako bbala
Ebanga lyemaze nga nkaba libulidde musanyu elinji lyenfunye
Amaziga nekiwubaalo wembinyumyako nondaba owakana
Kakati mazina Nina anjagala nange ankwata nga alila kamwana
Afuuse empajji kwenesigama enaku nenjiyita history hohoho
Mukwano webale kuba nange nkizudde nti onjagala
Ate embela zzo olabika ojakumpa emilembe
Hohoho
Chorus
Sosolye bwatafa atuuka kulyengede
Mazima naffunye omulenzi ankwata nga ekyatika
Eyali tasubila nti ndifuna emilembe oooooh
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga
Verse
Singa omutima gwali gutilika nga buli lwogulumya guyiwa musayi
Ogwange gwalibade gwagwamu ddaa
Mukwano nga mbonyebonye
Bulikade nembela nga nkaaba
Olwebilowozo notulo netugaana
Obulumi bunji mwempise mazima oludewo okumpasa kati nfunye plan empya
Kankunganye album yebifananyi byo
Munze mumutima gwange nga buli wenkuyoya sikulaba
Omutima ogubikula nendabako
Amazima kyenewunya mukwano newotoba nange
Emitima jaffe jo jinyumya embozi efanagana
Ohohoh
Ebintu byenseno bigwawo
Kabibe bilunji biggwa kumulembe
Kale nzesiguule matilibona
Okujako okukulabilila
Olimulangila
Chorus
Sosolye bwatafa atuuka kulyengede
Mazima naffunye omulenzi ankwata nga ekyatika
Eyali tasubila nti ndifuna emilembe oooooh
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga
Verse
Sili mumagufu dear guma guma
Tewelalikilila
Abakunyumiza ebyayita swilly towuliliza
Abekigendelelwa kyabe
Kwekukulumya
Abantu bensi Eno babi
Nina past nawe olina
Wabula Nsaba tubikule esuula empywa
Nkimanyi nothing lasts forever
Wabula nkyogenza bumalilivu njakwala nyooooo
Ate sikyogeza kajanja
Sili kunyiza mpozi mubutanwa
Akasiimo kenkuwadde gwemutima gwangee
Obweyamu bwenkuwa ye future yange
Teka pamba matu dear abogela ebinji biyite kuli
Fuuka lawyer ompoleleze nga
Ate nange nkulage ekimpisa baibe
Chorus
Sosolye bwatafa atuuka kulyengede
Mazima naffunye omulenzi ankwata nga ekyatika
Eyali tasubila nti ndifuna emilembe oooooh
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga ×2
Ohhh mwagala naye aneyagalila mamama
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga
Ohhh omuto
Omuteffu omuyonjo
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga
Ehhh faibe kuluno kaneyagale ehhh
Enaku zikusoka nezitakuva mabegga
Ohhh mamama (enaku zikusoka nezitakuva mabegga)
Ohhh mwagala naye aneyagalila mamama (enaku zikusoka nezitakuva mabegga).
END.
Lyrics Submitted by Miss kawempe